WAYZ PRO

WAYZ PRO

Share

29/10/2025

Minisita w'ensonga ez'omunda mu ggwanga Maj Gen Kahinda Otafiire alagidde Ssaabaduumizi wa Poliisi Afande Abas Byakagaba amuwe alipoota ettottola akana n'akataano ku kyaleetedde abaserikale be okulumba wooteeri mu kibuga Lira omwasuze President wa NUP Hon Robert Kyagulanyi Ssentamu nebakola effujjo n'okubaako abawagizi ba Kyaguanyi bebaakutte.
Mu kiro ekikeesezza leero, waabaddewo akavugvungano ku Lira City Hotel mu kibuga Lira, abaserikale bwebaasazeeko wooteeri eyo omwabadde Kyagulanyi n'abamu ku bawagizi be, wabula nga tebalina nsonga gyebaawadde yabalumbizza.
Kaakano Maj Gen Otafiire ayagala IGP Byakagaba annyonnyole ku kikolwa kino kubanga yali yabagaana okukola ebintu ebifaanan bwebiti. bwebirabisse

13/10/2025

Name a district in Uganda without the letter "A" in it?

10/10/2025

โ€œGuess the place โ€” if you know Uganda very very well! ๐Ÿ‡บ๐Ÿ‡ฌ๐Ÿค”โ€

Want your public figure to be the top-listed Public Figure in Kampala?
Click here to claim your Sponsored Listing.

Category

Telephone

Address

Kampala